Luke 18:23 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe yawulira ebyo, n'anakuwala, kubanga yali mugagga nnyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye bwe yawulira ebigambo ebyo n’agenda ng’anakuwadde nnyo, kubanga yali mugagga nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bwe yawulira ebyo n'anakuwala nnyo kubanga yali mugagga nnyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka omukungu bwe yawulira ebyo, n'anakuwala, kubanga yali mugagga nnyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe yawulira ebyo n'anakuwala nnyo; kubanga yali mugagga nnyo.