Luke 18:25 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kiba kyangu eŋŋamiya okuyita mu nnyindo y'empiso okusinga omugagga okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kyangu eŋŋamira okuyita mu nnyindo y’empiso okusinga omugagga okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga kyangu eŋŋamira okuyita mu nnyindo y'empiso, okusinga omugagga okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyangu eŋŋamiya okuyita mu katuli k'empiso, okusinga omugagga okuyingira Obwakabaka bwa Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga kyangu eŋŋamira okuyita mu nnyindo y'empiso, okusinga omugagga okuyingira mu bwakabaka bwa Katonda.