Luke 18:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'akoowoola ng'agamba nti: “Yezu, Omwana wa Dawudi, nsaasira!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Omuzibe w’amaaso n’akoowoola nti, “Yesu, Omwana wa Dawudi, onsaasire!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'ayogerera waggulu ng'agamba nti, “ Yesu, omwana wa Dawudi, onsaasire.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'aleekaana nti: “Yesu, Omuzzukulu wa Dawudi, nkwatirwa ekisa!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'ayogerera waggulu ng'agamba nti Yesu, omwana wa Dawudi, onsassire.