Luke 18:40 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'ayimirira, n'alagira okumuleeta w'ali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’ayimirira, n’alagira, omusajja bamumuleetere. Bwe yasembera, Yesu n’amubuuza nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'ayimirira, n'alagira okumuleeta w'ali; awo bwe yasembera okumpi n'amubuuza nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'ayimirira, n'alagira muzibe okuleetebwa w'ali. Muzibe bwe yasembera, Yesu n'amubuuza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'ayimirira, n'alagira okumuleeta w'ali; awo bwe yasembera okumpi, n'amubuuza nti