Luke 18:5 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye kubanga omukazi ono antawaanya, nzija kumutaasa, aleme kunkooya ng'ajjirira olutata.’ ”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
naye olwokubanga nnamwandu ono aneetayiridde nnyo, nzijja kumumalira ensonga ze, kubanga ajja kunkooya olw’okuneetayirira ng’ajja gye ndi buli lunaku!’ ”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye olw'okunteganya nnamwandu ono kw'anteganyiza nnaamulamula, aleme okuntengezza ng'ajja olutata.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
naye olw'okubanga nnamwandu ono antawaanya, nja kulamula mmutaase, aleme kujjanga kunkooyesa lutata.’ ”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye olw'okunteganya nnamwandu ono kw'anteganya nnamulamula, aleme okuntengezza ng'ajja olutata.