Luke 18:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ka mbabuulire, agenda kubataasa mangu. Naye Omwana w'Omuntu bw'alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mbagamba nti agenda kubalamula mangu. Naye Omwana w’Omuntu, bw’alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Mbagamba nti Alibalamula mangu. Naye Omwana w'omuntu bw'alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbagamba nti alibataasa mangu. Wabula Omwana w'Omuntu bw'alijja, alisanga okukkiriza ku nsi?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mbagamba nti Alibalamula mangu. Naye Omwana w'omuntu bw'alijja, aliraba okukkiriza ku nsi?