Luke 19:12 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo kwe kubagamba nti: “Omusajja omu omukungu yagenda mu nsi ey'ewala alye obwakabaka ate akomewo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’abagamba nti, “Waaliwo omukungu omu eyalaga mu nsi ey’ewala alye obwakabaka alyoke akomewo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kyeyava agamba nti, “ Waaliwo omuntu omukulu eyagenda mu nsi y'ewala, okulya obwakabaka alyoke akomewo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyeyava agamba nti: “Waaliwo omuntu oweekitiibwa eyagenda mu nsi ey'ewala okufuulibwa kabaka, alyoke akomewo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kyeyava agamba nti Waaliwo omuntu omukulu eyagenda mu nsi y'ewala, okulya obwakabaka alyoke akomewo.