Luke 19:16 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Omubereberye n'ajja, n'agamba nti: ‘Ssebo mina yo yavaamu mina kkumi.’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Eyasooka n’ajja n’agamba nti, ‘Ssebo, mina gye wandekera navisaamu mina kkumi.’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ow'olubereberye n'ajja n'agamba nti, ‘Mukama wange, siringi zo abiri (20) zewampa zaakola amagoba ga siringi bibiri (200).’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Eyasooka n'ajja n'agamba nti: ‘Mukama wange, ensimbi zo ze wampa, mina emu, zaaleeta mina kkumi.’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ow'olubereberye n'ajja n'agamba nti Mukama wange, ensimbi zo amakumi abiri gaagobamu ensimbi bibiri.