Luke 19:2 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kati nno waaliwo omusajja, erinnya lye Zakkayo, omukulu w'abasolooza b'omusolo, yali mugagga,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kibuga omwo mwalimu omusajja erinnya lye Zaakayo; yali mukulu wa bawooza, era yali mugagga nnyo.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kale, laba, waaliwo omusajja erinnya lye Zaakayo, eyali omukulu w'abawooza, era nga mugagga.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Waaliwo omusajja erinnya lye Zaakayo eyali omukulu w'abasolooza b'omusolo era nga mugagga.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kale, laba, waaliwo omuntu eyali ayitibwa erinnya lye Zaakayo, naye yali mukulu w'ebawooza, era nga mugagga.