Luke 19:25 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne bamugamba nti: ‘Ssebo, alina ekkumi!’
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Ne bamugamba nti, ‘Naye ssebo, oli alina mina kkumi!’
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne bamugamba nti, ‘ Mukama waffe, alina siringi bibiri (200).’
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bamugamba nti: ‘Ssebo, alina mina kkumi ddamba!’
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bamugamba nti Mukama waffe, alina ensimbi ebikumi bibiri.