Luke 19:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'ayagala okulaba Yezu ye ani; naye n'atasobola olw'okubeera ekibiina, kubanga yali mumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’afuba okulaba Yesu, naye n’atasobola ng’ali mu kibiina ky’abantu kubanga yali mumpi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'asala amagezi okulaba Yesu bw'ali; n'atasobola olw'ekibiina, kubanga ekigera kye yali mumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agezaako okulaba Yesu bw'afaanana, n'atasobola olw'ekibiina ky'abantu, kubanga Zaakayo ono yali mumpi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'asala amagezi okulaba Yesu bw'ali; n'atayinza olw'ekibiina, kubanga ekigera kye yali mumpi.