Luke 19:39 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abafarisaayo abamu mu kibiina ekyo ne bamugamba nti: “Muyigiriza, koma ku bayigirizwa bo.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abamu ku Bafalisaayo abaali mu kibiina ne bagamba Yesu nti, “Omuyigiriza, lagira abayigirizwa bo basirike!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abafalisaayo abamu abaali mu kibiina ky'abantu ne bamugamba nti, “Omuyigiriza, koma ku bayigirizwa bo.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo abamu ku Bafarisaayo abaali mu kibiina ky'abantu ne bagamba Yesu nti: “Muyigiriza, koma ku bayigirizwa bo.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abafalisaayo abamu ab'omu kibiina ne bamugamba nti Omuyigiriza, koma ku bayigirizwa bo.