Luke 19:40 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'abaddamu nti: “Ka mbabuulire, singa bano basirika, amayinja gennyini gajja kuleekaana.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’abaddamu nti, “Mbategeeza nti ssinga bo basirika, amayinja gano ganaaleekaana!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'addamu n'abagamba nti, “Mbagamba nti Abo bwe banaasirika, amayinja amangwago ganaayogerera waggulu.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Yesu n'addamu nti: “Mbagamba nti singa bano basirika, amayinja ganaaleekaana.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addamu n'abagamba nti Mbagamba nti Abo bwe banaasirika, amayinja ganaayogerera waggulu.