Luke 2:10 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Malayika n'abagamba nti: “Muleke kutya, kubanga anti mbaleetera amawulire amalungi ag'essanyu eringi erinaakwata abantu bonna;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Malayika n’abagumya nti, “Temutya, kubanga mbaleetedde amawulire amalungi ag’essanyu eringi, era nga ga bantu bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malayika n'abagamba nti, “ Temutya; kubanga, laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby'essanyu eringi eririba eri abantu bonna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye malayika n'abagamba nti: “Temutya, kubanga mbaleetera amawulire amalungi, ag'essanyu eringi eri abantu bonna.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malayika n'abagamba nu Temutya; kubanga, laba, mbaleetera ebigambo ebirungi eby'essanyu eringi eririba eri abantu bonna: