Luke 2:11 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kubanga olwa leero, Omulokozi, ye Kristu Omukama, abazaaliddwa mu kibuga kya Dawudi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga Omulokozi, ye Kristo Mukama waffe azaaliddwa leero mu kibuga kya Dawudi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga leero azaaliddwa gye muli Omulokozi mu kibuga kya Dawudi, ye Kristo Mukama waffe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Olwaleero, mu kibuga kya Dawudi, Omulokozi abazaaliddwa. Ye Kristo, Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubaaga leero azaaliddwa gye muli Omulokozi mu kibuga kya Dawudi, ye Kristo Mukama waffe.