Luke 2:21 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Oluvannyuma lw'ennaku omunaana, bwe yatayirirwa, n'ayitibwa erinnya Yezu, malayika lye yamuwa nga tannaba kugwa mu lubuto.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Olunaku olw’omunaana olw’okukomolerwako bwe lwatuuka, n’atuumibwa erinnya YESU, malayika lye yayogera nga Yesu tannaba kuba mu lubuto lwa nnyina.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ennaku omunaana bwe zaatuuka ez'okumukomoleramu, n'atuumibwa erinnya lye Yesu, liri eryayogerwa malayika nga tannaba kuba mu lubuto.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo ennaku omunaana bwe zaatuuka omwana okukomolebwa, n'atuumibwa erinnya Yesu, malayika lye yayita omwana ono nga tannaba mu lubuto.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ennaku Omunaana bwe zaatuuka ez'okumukomoleramu, n'atuumibwa erinnya lye Yesu, liri eryayogerwa malayika nga tannaba kuba mu lubuto.