Luke 2:26 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mwoyo Mutuukirivu yali amubikkuliddeko nti yali tagenda kufa nga talabye ku Musiige wa Mukama.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga yali abikkuliddwa Mwoyo Mutukuvu nti tagenda kufa nga tannalaba ku Kristo, Omulokozi.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Oyo Omwoyo Omutukuvu yali amubikkulidde nti tagenda kufa nga tannalaba ku Kristo wa Mukama.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mwoyo Mutuukirivu yali amumanyisizza nti tagenda kufa nga tannalaba ku Kristo wa Mukama.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oyo yabikkulirwa Omwoyo Omutukuvu nti taliraba kufa nga tannalaba ku Kristo wa Mukama.