Luke 2:29 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Kati leka omuweereza wo, ayi Mukama, agende mirembe, nga bwe wayogera;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Mukama wange, kaakano osiibule omuweereza wo mirembe, ng’ekigambo kyo bwe kigamba.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Mukama wange, kaakano siibula omuddu wo Emirembe, ng'ekigambo kyo bwe kyali;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Kaakano Mukama wange, kye wasuubiza okituukirizza. Leka omuddu wo ŋŋende mirembe,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Mukama wange, kaakano osiibula omuddu wo Emirembe, ng'ekigambo kyo bwe kyali.