Luke 2:32 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
ekitangaala eky'okumulisa amawanga, n'ekitiibwa ky'abantu bo Abayisirayeli.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
okuba Omusana ogw’okwakira amawanga. N’okuleetera abantu bo Abayisirayiri ekitiibwa!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Okuba omusana ogw'okumulisa amawanga N'okuba ekitiibwa ky'abantu bo Isiraeri.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
abe ekitangaala ekimulisa amawanga, era abe ekitiibwa ky'abantu bo, Abayisirayeli.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Okuba omusana ogw'okumulisa amawanga, N'okuba ekitiibwa ky'abantu bo Isiraeri.