Luke 2:35 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naawe ekitala kirisoya omutima gwo, ebirowoozo by'emitima gy'abangi byerulwe.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Era naawe ennaku eri ng’ekitala erikufumita omutima, n’ebirowoozo by’omu mitima gy’abantu birimanyibwa.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
era ggwe ekitala kirikufumita mu mmeeme; ebirowoozo eby'emitima emingi biryoke bibikkulwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
bwe batyo balage ebirowoozo by'emitima gyabwe. Era naawe ennaku eri ng'ekitala ekyogi, erikufumita omutima.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
era ggwe ekitala kirikufumita mu mmeeme; ebirowoozo eby'emitima emingi bityoke bibikkulwe.