Luke 2:47 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bonna abaali bamuwulira bawuniikirira olw'amagezi ge n'okwanukula kwe.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bonna abaali bamuwuliriza ne beewuunya nnyo olw’amagezi ge n’okuddamu kwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
bonna abaamuwulira ne bawuniikirira olw'amagezi ge n'okuddamu kwe.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bonna abaamuwuliriza, beewuunya olw'amagezi ge n'okuddamu kwe.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
bonna abaamuwulira ne bawunikirira olw'amagezi ge n'okuddamu kwe.