Luke 2:8 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Mu kitundu ekyo mwalimu abasumba nga bali eyo ku ttale, nga bakuuma eggana lyabwe ekiro.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu kiro ekyo waaliwo abasumba abaali mu kitundu ekyo kye kimu ku ttale nga bakuuma endiga zaabwe.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Waaliwo abasumba mu nsi eyo abaasulanga ku ttale, nga bakuuma ekisibo kyabwe ekiro mu mpalo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu kitundu ky'ensi ekyo, mwalimu abasumba abaasulanga ku ttale, nga bakuuma amagana gaabwe ekiro, mu mpalo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Waaliwo abasumba mu nsi eyo abaatuulanga ku ttale, nga bakuuma ekisibo kyabwe ekiro mu mpalo.