Luke 20:27 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ne wajjawo Abasaddukaayo abamu, abo abawakana nti tewali kuzuukira, ne bamubuuza nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abamu ku Basaddukaayo abatakkiririza mu kuzuukira, ne bajja eri Yesu, ne bamubuuza nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abasaddukaayo abamu abagamba nti tewali kuzuukira ne bajja gy'ali, ne bamubuuza,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Abasaddukaayo, abagamba nti tewali kuzuukira, ne bajja eri Yesu, ne bamubuuza nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Abasaddukaayo abamu ne bajja gy'ali, abagamba nti tewali kuzuukira; ne bamubuuza,