Luke 20:34 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Yezu n'abagamba nti: “Abaana ab'omu mirembe gino bawasa n'okufumbizibwa;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Yesu n’addamu nti, “Obufumbo buli kuno ku nsi, abantu kwe bawasiza era ne bafumbirwa.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Yesu n'abagamba nti, “ Abaana b'ensi eno bawasa, era bafumbirwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'abagamba nti: “Abantu ab'oku nsi bawasa era bafumbirwa.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Yesu n'abagamba nti Abaana b'ensi eno bawasa, bafumbizibwa: