Luke 20:35 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
naye abalimala okusaanira emirembe giri n'okuzuukira mu bafu, tebagenda kuwasa yadde okufumbirwa,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye abo abasaanyizibwa okuzuukira mu bafu bwe batuuka mu ggulu tebawasa wadde okufumbirwa,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
naye bali abasaanyizibwa okutuuka mu nsi eyo ne mu kuzuukira okw'omu bafu, tebawasa, so tebafumbirwa,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye abo abalisaanyizibwa okuba mu mulembe ogwo, n'okuzuukira mu bafu, baliba tebakyawasa era nga tebakyafumbirwa,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
naye bali abasaanyizibwa okutuuka mu nsi eyo ne mu kuzuukira okw'omu bafu, tebawasa, so tebafumbizibwa: