Luke 20:38 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo nno Katonda taba wa bafu, wabula wa balamu, anti bonna ku ye baba balamu.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kino kitegeeza nti ssi Katonda wa bafu wabula Katonda wa balamu, kubanga bonna balamu gy’ali.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye ye si Katonda wa bafu, naye wa balamu: kubanga bonna baba balamu ku bubwe.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Katonda si wa bafu wabula wa balamu, kubanga bonna eri Katonda balamu.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ye si Katonda wa bafu, naye wa balamu: kubanga bonna baba balamu ku bubwe.