Luke 20:42 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
sso nga Dawudi yennyini mu Kitabo kya Zabbuli agamba nti: “ ‘Omukama yagamba Mukama wange nti: “Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Songa Dawudi amwogerako mu Zabbuli nti, “ ‘Katonda yagamba Mukama wange nti, Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Dawudi yennyini ayogera mu kitabo kya Zabbuli nti, “ ‘Mukama yagamba Mukama wange nti Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Dawudi yennyini mu kitabo kya Zabbuli, agamba nti: ‘Katonda yagamba Mukama wange nti tuula ng'onninaanye, ku ludda lwange olwa ddyo,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Dawudi yennyini ayogera mu kitabo kya Zabbuli nti Mukama yagamba Mukama wange nti Tuula ku mukono gwange ogwa ddyo,