Luke 20:45 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Abantu bonna nga bawulira, n'agamba abayigirizwa be nti:
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abantu bonna nga bawulira, Yesu n’akyukira abayigirizwa be n’abagamba nti,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo abantu bonna bwe baali nga bawulira, Yesu n'agamba abayigirizwa be nti,
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abantu bonna nga bawulira, Yesu n'agamba abayigirizwa be nti:
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo abantu bonna bwe baali nga bamuwulira, n'agamba abayigirizwa be nti