Luke 21:20 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Bwe mulabanga Yeruzaalemu kizindiddwa amagye, olwo mutegeeranga ng'okuzikirizibwa kwakyo kutuuse.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Bwe mulabanga nga Yerusaalemi kyetooloddwa amaggye, nga mutegeera nga Okuzikirizibwa kw’ekibuga ekyo kutuuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Naye bwe muliraba Yerusaalemi nga kyetooloddwa eggye, ne mulyoka mutegeera nti okuzikirira kwakyo kunaatera okutuuka.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
“Bwe muliraba Yerusaalemu nga kyetooloddwa eggye, olwo nga mumanya nti okuzikirira kwakyo kuli kumpi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye bwe muliraba Yerusaalemi nga kyetooloddwa eggye, ne mulyoka mutegeera nti okuzikirira kwakyo kunaatera okutuuka.