Luke 21:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
N'agamba nti: “Mazima mbagamba nti nnamwandu oyo omwavu asuddemu kingi okusinga bonna.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
N’agamba nti, “Ddala ddala mbagamba nti nnamwandu oyo omwavu agabye okusinga bali abagagga bonna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agamba nti, “ Mazima mbagamba nti Nnamwandu ono omwavu asuddemu bingi okusinga abalala bonna:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
N'agamba nti: “Mazima mbagamba nti nnamwandu ono omwavu ataddemu kinene nnyo okusinga abalala bonna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agamba nti Mazima mbagamba nti Nnamwandu ono omwavu asuddemu bingi okusinga bonna: