Luke 21:30 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
bwe gitandika okutojjera, mutegeera mmwennyini ng'obudde obw'ekyeya bunaatera okutuuka.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe mulaba nga gitandise okutojjera, mumanya ng’ebiseera eby’ebbugumu bituuse.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kale bwe gitojjera, mulaba ne mutegeera mwekka, nti kaakano obudde obw'ekyeya buli kumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe mulaba nga gutandise okuddako ebikoola, mumanya nti obudde obw'ekyeya buli kumpi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kale bwe gitojjera, mulaba ne mutegeera mwekka, nti kaakano okukungula kuli kumpi.