Luke 21:31 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Nammwe nno, bwe mulabanga ebyo byonna bibaawo, mumanyanga ng'obwakabaka bwa Katonda buli kumpi.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Mu ngeri y’emu bwe muliraba ebintu nga bibaawo, nga mumanya nti obwakabaka bwa Katonda buli kumpi okutuuka.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Era nammwe bwe mutyo, bwe mulabanga ebyo nga bibaawo mumanyanga nti obwakabaka bwa Katonda buli kumpi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mu ngeri y'emu, bwe mulabanga ebyo nga bibaawo, mumanyanga nti Obwakabaka bwa Katonda buli kumpi.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Era nammwe bwe mutyo, bwe mulabanga ebyo nga bibaawo mumanyanga, nti obwakabaka bwa Katonda buli kumpi: