Luke 22:14 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Essaawa bwe yatuuka, n'atuula ku mmeeza, n'Abatume nga bali naye.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo ekiseera ky’okulya bwe kyatuuka, Yesu n’atuula n’abayigirizwa be okulya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo ekiseera bwe kyatuuka, Yesu n'atuula ku mmere, okulya awamu n'abatume be.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo essaawa bwe yatuuka, Yesu n'atuula okulya awamu n'abatume be.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo ekiseera bwe kyatuuka, n'atuula ku mmere, n'abatume awamu naye.