Luke 22:16 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
kuba, ka mbabuulire, okuva kati sigenda kuddayo kugirya okutuusa lw'erituukirizibwa mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kubanga mbagamba nti sigenda kuddayo kulya nammwe Okuyitako okutuusa lwe kulituukirizibwa mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
kubanga mbagamba nti Sirigirya n'akatono, okutuusa lwerituukirira mu bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Mbagamba nti siryongera kugirya, okutuusa lw'erituukirizibwa mu Bwakabaka bwa Katonda.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
kubanga mbagamba nti Sirikulya n'akatono, okutuusa lwe kulituukirira mu bwakabaka bwa Katonda.