Luke 22:17 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo n'akwata ekikompe, bwe yamala okwebaza n'agamba nti: “Mukwate, mugabane;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Yesu n’addira ekikompe ky’envinnyo, bwe yamala okwebaza Katonda, n’agamba nti, “Mukwate, munyweko mwenna.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'addira ekikompe, ne yeebaza n'agamba nti, “ Mutoole kino mugabane mwekka na mwekka:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo n'akwata ekikopo, ne yeebaza Katonda, era n'agamba nti: “Mukwate kino mugabane mwenna,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'addira ekikompe, ne yeebaza n'agamba nti Mutoole kino mugabane mwekka na mwekka: