Luke 22:22 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Weewaawo Omwana w'Omuntu agenda nga bwe kyateesebwa; kyokka zimusanze oyo anaamuwaayo!”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Kigwanira Omwana w’Omuntu, okufa nga Katonda bwe yateekateeka. Naye zimusanze omuntu oyo amulyamu olukwe.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Kubanga Omwana w'omuntu okugenda agenda, nga bwe kyalagirwa: naye zimusanze omuntu oyo amulyamu olukwe!”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ddala Omwana w'Omuntu agenda nga bwe kyategekebwa, kyokka omuntu oyo ajja okumulyamu olukwe, nga wa kubonaabona!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Kubanga Omwana w'omuntu okugenda agenda, nga bwe kyalagirwa: naye zimusanze omuntu oyo amulyamu olukwe!