Luke 22:23 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ne batandika okwebuuzaganya ani ku bo anaakola ekyo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo abayigirizwa ne batandika okwebuuzaganya bokka na bokka nti ani ku bo ayinza okukola ekintu ng’ekyo!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Ne batandika okwebuuzaganya bokka na bokka nti anaaba ani ku bo agenda okukola ekyo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo bo ne beebuuzaganya ani ku bo agenda okukola ekyo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne batanula okwebuuzaganya bokka na bokka nti anaaba ani ku bo agenda okukola ekyo.