Luke 22:3 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo Sitaani n'ayingira mu Yuda, ayitibwa Yisikariyoti, omu ku Kkumi n'Ababiri,
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo Setaani n’ayingira mu Yuda Isukalyoti eyali omu ku bayigirizwa ekkumi n’ababiri,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo Setaani n'ayingira mu Yuda ayitibwa Isukalyoti eyali omu ku bayigirizwa ekkumi n'ababiri (12).
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Sitaani n'ayingira mu Yuda ayitibwa Yisikaryoti, omu ku bayigirizwa ekkumi n'ababiri.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo Setaani n'ayingira mu Yuda ayitibwa Isukalyoti eyali ku muwendo gw'abo ekkumi n'ababiri.