Luke 22:31 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
“Simoni, Simoni, laba Sitaani yabasaba okubawewa ng'eŋŋano;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
“Simooni, Simooni, Setaani asabye okukuwewa ng’eŋŋaano,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Simooni, Simooni, laba, Setaani yeegayiridde okubawewa mmwe ng'eŋŋaano:
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yesu n'agamba nti: “Simooni, Simooni, Sitaani asabye akkirizibwe okubawewa mmwe ng'eŋŋaano.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Simooni, Simooni, laba, Setaani yeegayiridde okubawewa mmwe ng'eŋŋaano: