Luke 22:38 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bo ne bamugamba nti: “Mukama, laba wano waliwo ebitala bibiri.” Ye n'abagamba nti: “Kimala.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa ne bamugamba nti, “Mukama waffe, wano tulinawo ebitala bibiri!” N’abaddamu nti, “Bimala!”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Abayigirizwa ne bagamba nti, “Mukama waffe, laba, waliwo ebitala bibiri biibino.” N'abagamba nti, “ Binaamala.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa ne bagamba nti: “Mukama waffe, laba, waliwo ebitala bibiri wano.” Ye n'abagamba nti: “Kimala!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Ne bagamba nti Mukama waffe, laba, ebitala bibiri biibino. N'abagamba nti Binaamala.