Luke 22:4 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
n'agenda n'ateesa ne bakabona abakulu n'abaserikale engeri gy'anaamuwaayo gye bali.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
n’agenda eri bakabona abakulu n’abakuumi ba Yeekaalu abakulu, n’ateesa nabo nga bw’anaamuwaayo gye bali.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'agenda, n'ateesa ne bakabona abakulu, n'abaami ne ba sserikale nga bw'anaawaayo Yesu gyebali.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo Yuda oyo n'agenda n'ateesa ne bakabona abakulu, n'abakulu b'abakuumi b'Ennyumba ya Katonda, nga bw'anaawaayo Yesu gye bali.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'agenda, n'ateesa ne bakabona abakulu n'abaami ba sserikale bw'anaamuwaayo gye bali.