Luke 22:43 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo malayika w'Omukama n'amulabikira ng'ava mu ggulu, n'amugumya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Awo malayika eyava mu ggulu n’ajja n’amugumya.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Malayika n'amulabikira ng'ava mu ggulu ng'amussamu amaanyi.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Awo malayika n'ava mu ggulu n'amulabikira, n'amugumya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Malayika n'amulabikira ng'ava mu ggulu ng'amussaamu amaanyi.