Luke 22:48 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Yezu n'amugamba nti: “Yuda, Omwana w'Omuntu omulyamu olukwe ng'omunywegera?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’amugamba nti, “Yuda, Omwana w’Omuntu omulyamu olukwe ng’omugwa mu kifuba?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'amugamba nti, “ Yuda, Omwana w'omuntu omulyamu olukwe ng'omunywegera?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Yesu n'amugamba nti: “Yuda, olyamu Omwana w'Omuntu olukwe ng'omunywegera?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'amugamba nti Yuda, Omwana w'omuntu omulyamu olukwe ng'omunywegera?