Luke 22:49 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Awo abagoberezi be bwe baategeera ebigenda okubaawo, ne bamugamba nti: “Mukama, tubateme n'ebitala?”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Abayigirizwa abalala bwe baalaba ekyali kigenda okubaawo ne babuuza Yesu nti, “Mukama waffe, tubateme n’ebitala byaffe?”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
N'abo be yali nabo bwe baalaba ekigenda okubaawo, ne bagamba nti, “ Mukama waffe, tuteme n'ebitala?”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Abayigirizwa abaali beetoolodde Yesu bwe baalaba ekigenda okubaawo, ne bagamba nti: “Mukama waffe, tuteme n'ebitala?”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
N'abo be yali nabo bwe baalaba ekigenda okubaawo, ne bagamba nti Mukama waffe, tuteme n'ebitala?