Luke 22:51 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Naye Yezu n'addamu nti: “Temuddira.” N'akwata okutu kw'oli n'akuwonya.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye Yesu n’abagamba nti, “Temwongera kubalwanyisa.” N’akwata ku kutu kw’omusajja, n’amuwonya!
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Yesu n'addamu n'agamba nti, “ Koma ku ekyo kyokka.” N'akoma ku kutu kwe n'amuwonya.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Yesu n'agamba nti: “Mukome ku ekyo!” N'akwata ku kutu kw'omuddu oyo, n'amuwonya.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Yesu n'addamu n'agamba nti Koma ku ekyo kyokka. N'akoma ku kutu kwe n'amuwonya.