Luke 22:55 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Bwe baamala okukuma omuliro mu luggya wakati, ne batuula nga bagwetoolodde, ne Petero n'atuula mu bo.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Bwe baamala okukuma omuliro wakati mu luggya ne batuula okwota; Peetero naye n’atuula wakati mu bo, n’ayota omuliro.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Awo bwe baali nga bamaze okukuma omuliro mu luggya wakati, nga batudde wamu, Peetero n'atuula wakati mu bo.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Bwe baamala okukuma omuliro mu luggya wakati, ne batuula wamu. Peetero n'atuula wamu nabo.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Awo bwe baali nga bamaze okukuma omuliro wakati mu luggya, nga batudde wamu, Peetero n'atuula wakati mu bo.