Luke 22:60 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Petero n'agamba nti: “Musajja wattu, simanyi ky'ogamba.” Amangu ago, yali akyayogera, enkoko n'ekookolima.
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Peetero n’addamu nti, “Omusajja, by’oyogerako sibimanyi!” Peetero bwe yali akyayogera enkoko n’ekookolima.
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye Peetero n'agamba nti, “Omuntu, simanyi ky'oyogera.” Amangwago, bwe yali ng'akyayogera, enkoko n'ekookolima.
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Kyokka Peetero n'agamba nti: “Musajja wattu, simanyi ky'ogamba!” Amangwago, bwe yali ng'akyayogera, enkoko n'ekookolima.
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye Peetero n'agamba nti Omuntu, simanyi ky'oyogera. Awo amangu ago, bwe yali ng'akyayogera, enkoko n'ekookolima.