Luke 22:67 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
nga bagamba nti: “Oba ggwe Kristu, tubuulire.” Ye n'abagamba nti: “Ne bwe nnaabagamba, temujja kunzikiriza;
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ne bamubuuza nti, “Obanga ggwe Kristo, tubuulire.” Yesu n’abaddamu nti, “Bwe nnaababuulira temujja kunzikiriza,
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
“Oba nga ggwe Kristo, tubuulire.” Naye n'abagamba nti, “ Ne bwe nnaababuulira, temujja kukkiriza n'akatono;
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ne bagamba nti: “Tubuulire oba nga ggwe Kristo.” N'abagamba nti: “Ne bwe nnaababuulira, temujja kukkiriza,
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Oba nga ggwe Kristo, tubuulire. Naye n'abagamba nti Ne bwe nnaababuulira, temukkirize n'akatono;