Luke 22:69 — Compare Translations
5 translations compared side by side
Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Kyokka n'okuva kati Omwana w'Omuntu ajja kutuula ku mukono ogwa ddyo ogw'obuyinza bwa Katonda.”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Naye ekiseera kituuse, Nze, Omwana w’Omuntu, okutuula ku mukono ogwa ddyo ogwa Katonda Ayinzabyonna.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye okusooka kaakano Omwana w'omuntu agenda kutuula ku mukono ogwa ddyo ogw'amaanyi ga Katonda.”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Naye okuva kati, Omwana w'Omuntu agenda kutuula ku ludda olwa ddyo olwa Katonda Nnannyinibuyinza.”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye okusooka kaakano Omwana w'omuntu agenda kutuula ku mukono ogwa ddyo ogw'amaanyi ga Katonda.