Luke 23:18 — Compare Translations

5 translations compared side by side

Luganda (BIBU1) (BIBULIYA ENTUKUVU)
Ekibiina kyonna ne kireekaana nti: “Oyo muggyeewo; tuteere Barabba,”
Luganda (EEEE) (Endagaano Enkadde n’Endagaano Empya)
Ekibiina kyonna ne kireekaana nnyo nti, “Oyo mutte! Otuteere Balaba.”
Luganda (LBR) (EKITABO EKITUKUVU, BAIBULI)
Naye bonna wamu ne bakaayana, nga bagamba nti, “Twala ono, otuteere Balaba,”
Luganda (Luganda Bible 2003) (LB03)
Ekibiina ky'abantu kyonna ne kireekaanira wamu nti: “Ono muzikirize, otuteere Barabba!”
Luganda 1968 (Ekitabo Ekitukuvu ekiyitibwa Baibuli Endagaano Enkadde n'Empya)
Naye ne bakaayana bonna wamu, nga bagamba nti Twala ono, otuteere Balaba: